Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
‘Twegattire wamu tulwanyise omulabe’ – Besigye
April 24, 2019 · Mubiru Ali
Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeeyo nasaba ab’oludda oluvaganya lwa Gavumenti okukolera awamu okulaba nti baleetawo enkyuukakyuuka. Ku kya Bobi Wine, Besigye agamba nti alye kamanye nga akoza n’owebbwa nti Gavumenti tegenda kumuganya kuyimba olw’okuba yasalawo okugiwawakanya.
Besigye agamba nti abasirikale abayiiriddwa e Busaabala babadde basobola bulungi okukuuma Kampala yenna newataabawo katabanguko konna.