Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 382 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Temusasuza abazadde ssente ez’enjawulo – Hon. Kataaha

Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni; “Tulagidde amasomero gonna obatasasuza bazadde ssente ez’enjawulo singa olusoma luno luddamu okumaliriza ttaamu…

Amasomero gakuddamu nga 27 – April singa bitambula bulungi – Hon. Kataaha

Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni; “Singa buli kimu kitambula bulungi, amasomero n’amatendekero g’Abasomosa gakuddamu okusomesa okumalirizaayo ttaamu esooka…

Gavumenti eduukiridde Abantu be Bwaise ne mmere

Abatuuze mu bitundu bya Bwaise 1,2 be 3 mu Kawempe bebasoose okuganyulwa mu nkola ya Gavumenti ey’okuduukirira Abantu…

Ssaabaminisita akulembeddemu okugaba emmere

Ssaabaminisita wa Yuganda Rt. Hon. Ruhakana Rugunda nga ali wamu ne Minisita w’ebyobulamu akulembeddemu okutandika okugaba obuyambi bw’emmere…

Poliisi e Kagadi ekutte akulira eddiini y’owobusobozi

Ab’ebyokwerinda mu Disituliki y’e Kagadi bakutte akulira ettabi lya Faith of Unity Movement mu kitundu ekyo lw’okujeemera kiragiro…

Abasirikale ba Prisons basula mu luggya mu kkomera e Luzira

Abasirikale b’ekitongole kya amakomera Uganda Prisons Service -UPS abakola mu kkomera e Luzira bakuba enkambi mu luggya lw’ekkomera…

URA ekutte abadde akukusiza omuceere mu Ambulance

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority – URA e Busitema kyakutte omusajja eyabadde…

Poliisi e Serere ekutte ababba abantu

Ababbi bazinzeeko Disitulikiti y’e Serere nga befuula ab’ebyokwerinda abali ku mulimu gw’okukwasisa ebiragiro bya Pulezidenti.Okusinziira ku mubeezi wa…

Poliisi ekutte Ambulance bbiri mu Kampala nga zitisse abasaabaze

Poliisi mu Kampala ekutte emotoka bbiri agafa e mulago ezibadde zikozesebwa okusaabaza abantu okuva mu Katanga e Wandegeya…