Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 555 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Poliisi e Serere ekutte ababba abantu

April 4, 2020 · Mubiru Ali

Ababbi bazinzeeko Disitulikiti y’e Serere nga befuula ab’ebyokwerinda abali ku mulimu gw’okukwasisa ebiragiro bya Pulezidenti.Okusinziira ku mubeezi wa Minisita ow’ebyobuvubi era omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Serere Hellen Adoa agamba nti ababbi ku lw’okusatu ekiro nga bambadde nga abasirikale ba UPDF n’eggye lya LDU banyaguludde abantu mu maka gaabwe.Wabula ab’ebyokwerinda basitukiddemu nabakwata abantu 3 abasangiddwa ne ssente wamu n’ebyambalo by’amaggye.