Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 582 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Poliisi e Kagadi ekutte akulira eddiini y’owobusobozi

April 4, 2020 · Mubiru Ali

Ab’ebyokwerinda mu Disituliki y’e Kagadi bakutte akulira ettabi lya Faith of Unity Movement mu kitundu ekyo lw’okujeemera kiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni naggulawo esinzizo lya Burora Itambiro nakulemberamu emisa.Akwatiddwa y’e Omukwenda Banura ow’ettabi lya Burora erisangibwa e Kagadi. Eddiini eno ekulemberwa Ow’Obusobozi Bisaka, eyeyita Katonda.DPC w’e Kagadi Stephen Kamar agamba nti Banura yabadde akulembeddemu emisa wamu n’abagoberezi ekimenya ebiragiro bya Pulezidenti.