Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing Β· 1,555 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Okwonoona empewo mu Bantu guba musango

Obadde okimanyi nti okwonoona empewo mu bantu musango?! Mu Ssemateeka wa Yuganda akawayiro 177 kagamba nti omuntu yenna…

Hajji Ashiraf atandise okuyiga ebikonde

Hajji Simwogerere Ashraf Ashraf; “Asalaam alaikum warahmatulahi wabarakaatuh. Okwerinda sibuti, ono omusajja simanyi “Mubanda wa Kabaka”. Alina maginenti…

KCCA erambudde obutale obuli ku mbalama za Nalubaale

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA nga kiri wamu n’akakiiko ka Presidential Affairs…

Nze ndi wa People Power munesonyiwe – Bad Black

Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black Chanitah Ptt: “It’s ok this s peace mY right to support nali nina…

Minisita Aceng agenda kwesimbawo e Lira

Minisita W’Ebyobulamu Hon.Dr.Jane Ruth aceng avuddeyo olunaku olwaleero nategeeza nga bwasazeewo yessogge olwokaano lw’ebyobufuzi era nga agenda kwesimbawo…

Poliisi ekutte 14 lwakwagala kutataganya kuwaayo muzigiti ku William Street

Uganda Police Force olunaku olwaleero ekutte abantu 14 begamba nti babadde bagezaako okutataganya omukolo gw’okuwaayo Omuzikiti gwa Masjid…

Tina guma osasula bbanja – Gashumba

Frank M. Gashumba;”Bwotulumya, kitwale nti libeera bbanja lyolina okusasula namagoba . Ate mmwe abantu abalungi, sibuli omu nti…

Omuzigiti gwa William Street gudiziddwa Abasiraamu

Uganda Police Force , Millitary wamu naba LDU bakedde ku Muzigiti ggwa Masjid Noor ku William Street mu…

Pulezidenti Museveni aguddewo amakolero 6

Olunaku olwaleero Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni aguddewo amakolero 6 agasangibwa mu Namanve Industrial Park nga gabalirirwamu obukadde bwa…