Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,824 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Poliisi ekutte 14 lwakwagala kutataganya kuwaayo muzigiti ku William Street

July 5, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force olunaku olwaleero ekutte abantu 14 begamba nti babadde bagezaako okutataganya omukolo gw’okuwaayo Omuzikiti gwa Masjid Noor ku William Street eri Uganda Muslim Supreme Council. Bano babadde bawakanya ekyokukwasa UMSC omuzigiti guno.
Bano bakuvunaanibwa omusango gw’okusaalimbira mu kifo ekitali kyabwe, okulemesa okuteekesa amateeka wamu n’obukenuzi.