Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,845 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Hajji Ashiraf atandise okuyiga ebikonde

July 6, 2020 · Mubiru Ali
Hajji Simwogerere Ashraf Ashraf; “Asalaam alaikum warahmatulahi wabarakaatuh.
Okwerinda sibuti, ono omusajja simanyi “Mubanda wa Kabaka”. Alina maginenti esika buli kimu. Kyenalabye e Mengo, banange nange ayinza okunsika. Kati olwokuba Omubanda bbonddya, bayinza obutatuweereza ba Kibooko oba mukka gubalagala wabula ba bbonddya. Omukyala Nabakoo… byeyayogedde natidde. Ate nga nabeerako mu lutalo nerumpisa bubi nnyo. Era kati ndi mukutendekebwa. Ate mukyala yantendeka. Nabwekityo tonyimiriramu, oyinza okuvaawo n’oluba nga luwogose. Foot work yange yakabi. Sisaaga, tolaba ekkanzu nosembera. Ndi mubi nnyo, endondi mweri!!!. Naawe webeereremu!!!.
Wiiki ennungi. Asalaam aleikum.”