Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 123 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abagambibwa okutta Eng. Bbosa bakomezeddwawo mu Kkooti

Abantu 6 abavunaanibwa omusango gwokuttemula Eng. Kakeedo Bbosa eyali omukulu w’Ekika ky’Endiga bakomezeddwawo ki Kkooti ya Mwanga II…

Naluwenda DPP amuggyeeko emisango

Naluwenda Milly ngono muwandiisi mu Kkooti ya Kisekwa eyali yakwatibwa ngomu ku bantu abaali mu lukwe lwokutta Egn.…

Mugende ekiteeso mukikubeko akalulu – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among ngayita mu Rule 101 eya Rules of Procedure alagidde bakube akalulu ku alipoota…

Mukwenda omuggya n’abamyuuka be batuuziddwa

Mukwenda Deo Kagimu n’Abamyuka be, batuuziddwa mu butongole mu bifo byabwe. Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Oweek. Patrick Luwaga…

Omuwendo gwabafudde omuliro gwe Kigoogwa baweze 15 – Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti omuwendo gwabo abafudde oluvannyuma lwa loole yamafuta eyagudde…

Ekyokukiriza emisango tekibasonyiyisa mugende mwebakeyo emyezi 3 – Brig. Gen. Robert Freeman Mugabe

Bannakibiina kya National Unity Platform 16 abavaayo nebakkiriza emisango gyokulya mu Nsi yaabwe olukwe mu Kkooti y’amaggye e…

Stanbic etonodde amalwaliro e Nakaseke ebikozesebwa mu bujanjabi

Bannabulemeezi balabuddwa okukomya okumala gagulaagula ddagala buli webasanze ate nebabasaba okugendanga mu malwaliro ga Gavumenti bakeberebwe olwo balyoke…

Poliisi ekutte abagambibwa okutta Maneja w’essundiro ly’amafuta e Bweyogerere

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte abantu 6 okuli nagambibwa okuluka olukwe…

Omuyizi asoma obusawo akwatiddwa ngabba ettooke

Jeremiah Mukyemu nga Intern Doctor e Mulago era nga akola ne ku Total Care medical Clinic e Namugongo…