Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,213 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Amaggye tegasinga maanyi g’abantu – Amuriat

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat – POA; “Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni tagezaako…

Ennyonyi ya Yuganda etuuka lwakubiri

Abakungu okuva mu Gavumenti ya Yuganda nga bakulembeddwamu Minisita w’ebyentambula n’enguudo basitudde olunaku olwaleero okwolekera Toulouse e France…

Poliisi yabadde eyingiddemu kawukuumi nenkola enkyuukakyuuka

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwabadde ayogera kunyuukankyuuka zeyakoze mu Poliisi; “Uganda Police Force yabadde efudde. Yabadde eyingiddemu kawukuumi…

Abasirikale bakubye emotoka ya Bobi Wine omupiira amasasi

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; ” Bwetubadde tugenda e Rwampara, abasirikale ba Uganda Police Force abambadde obukookolo…

Minisitule y’ebyobulamu eyagala bawere oluyimba lwa Tumbiiza soud

Director General Health Services owa Ministry of Health- Uganda Dr. G. Mwebesa avuddeyo nawandiikira ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya…

Ssaabasajja yetabye mu Kivvulu ky’ennyimba z’amazaalibwa

#XmasCarols ; Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II wamu Nnabagereka Sylvia Nagginda batuuse ku Bulange okwetaba mu kivvulu…

Kitalo! Omubaka wa Kyotera afudde

Kitalo! Omubaka omukyala akiikirira Kyotera Robinah Ssentengo enkya yaleero afudde ekirwadde kya #COVID-19. Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt…

Enkula eyakazaalibwa etuumiddwa Rae Ruparelia

#SimbaWildlifeUpdates; Olunaku olwaleero Rhino Fund Ugandaetuumye enkula eyakazaalibwa erinnya nga ye “Rae Ruparelia’. Rhino Fund Uganda Sanctuary esangibwa…

Omumyuuka w’omuwandiisi wa Pulezidenti Museveni asibiddwa

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kavuddeyo nekategeeza nga Ms. Kembabazi…