Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,260 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ennyonyi ya Yuganda etuuka lwakubiri

December 19, 2020 · Mubiru Ali
Abakungu okuva mu Gavumenti ya Yuganda nga bakulembeddwamu Minisita w’ebyentambula n’enguudo basitudde olunaku olwaleero okwolekera Toulouse e France okukwasibwa ennyonyi ya Uganda Airlines Airbus A330 – 800neo. Eno esuubirwa okutuuka mu Ggwanga olunaku olwokubiri nga 22-Dec-2020 nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ye mugenyi omukulu ku mukolo guno.