Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,241 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omumyuuka w’omuwandiisi wa Pulezidenti Museveni asibiddwa

December 17, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kavuddeyo nekategeeza nga Ms. Kembabazi Caroline, omumyuuka w’omuwandiisa wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwavunaaniddwa nasindikibwa ku alimanda okutuusa nga 6-Jan-2021 nga kigambibwa nti yalimba avunaanyizibwa ku bakozi mu Kakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda nti Pulezidenti yali amulagidde afunire abantu 3 emirimu mu Kakiiko kano ekitaali kituufu.