Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

VP Alupo akiikiridde Pulezidenti Museveni

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rtd Maj. Jessica Alupo; “Nkiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni e Kololo bwenegasse kubakiriza okujaguza olunaku…

Amama Mbabazi yagenda okukulira Africa Global Security Organization

Eyaliko Ssaabaminisita wa Yuganda John Patrick Amama Mbabazi; “Olwaleero oluvannyuma lw’emyaka 6 njogerako eri Bannamawulire. Ekigendererwa ky’olukingaana lwa…

Okukebera COVID-19 ku kisaawe Entebe kugiddwawo

Minisita w’enguudo n’entambula Gen. Edward Katumba Wamala yavuddeyo nategeeza nga Gavumenti bweggyeewo ekiragiro kyokusooka okukeberebwa ssenyiga lumiimamawuggwe owa…

Akatambi kemusaasanya ke Botswana – ASP Nabakka

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force ASP Nabakka Claire avuddeyo ku katambi k’obubbi akabadde katambuzibwa ku Social Media;…

Poliisi ekubye tear gas mu bayizi e Matugga

Uganda Police Force okuva e Matugga, mu Disitulikiti y’e Wakiso ewaliriziddwa okukuba omukka ogubalagala okusobola okugumbulula abayizi b’essomero…

Omusajja asuulidde abakutte Ttakisi ye e Masaka omulambo

Wabaddewo akajagalalo mu Ppaaka ya Takisi e Masaka omusajja bwaleese omulambo nagusuulira abakulira Takisi mu kibuga Masaka ababadde…

Mutugambe nti mutuvuunaana kuwagira Bobi Wine – Kakooza

Sanya Muhydin Kakooza, omu ku bawangizi ba Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine…

Ensonga ya Zaake Sipiika agisindise mu Kakiiko ka mpisa

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anitah Among ensonga y’Omubaka MP Zaake Francis Butebi eyokukozesa olulimi oluvvoola era olutali…

Hon. Kivumbi awakanyizza ekiteeso kyokuggya obwesige mu Zaake

Ku lw’akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti, Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muwanga Kivumbi…