Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 111 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omubaka Ssegiriinya ajakuba bulungi – Rubongoya

Ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP, David Lewis Rubongoya avuddeyo nagumya Bannayuganda n’abalonzi ba Kawempe North…

Ssaabasajja asiimye okulabikako eri Obuganda

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda ng’ennaku z’omwezi 26 omwezi guno bwanaaba aggalawo empaka…

Poliisi ezudde amabaati agasoba mu 300 e Nkumba

Uganda Police Force Entebe ezinzeeko amaka mu Nkumba Bufulu Katabi Town Council oluvannyuma lwokuzuula amabaati agasoba mu 300…

Eyali ED wa NSSF addukidde mu Kkooti

Eyali Managing Director w’ekittavvu ky’abakozi ekya NSSF Uganda Richard Byarugaba addukidde mu Kkooti Enkulu ngawakanya ekyasaliddwawo obutazza buggya…

Omwana akubye munne ekikonde ekimutiddewo

Kitalo! Alimo Mazalawo 13, akubye mwana munne, Rashid Kawawa naye ow’emyaka 13 ekikonde ekimutiddewo oluvannyuma lw’okufuna obutakkaanya. Bino…

Gwebanakwata ne fire works nga talina lukusa wakusibwa mayisa

Gavumenti evuddeyo nesaba Palamenti okuyisa ekiteeso ku muntu asangibwa nga akola, atunda oba atambuza fireworks n’ebintu ebirala ebitulika…

Agambibwa okubulankyanya ez’abalimi agamba bakyabanja Gavumenti

Akakiko ka Palamenti alondoola emirimu gy’ebitongole bya Gavumenti aka COSASE kakwasizza Munnamateeka Patrick Kiconco Katabaazi eri Uganda Police…

Pulezidenti Museveni alagidde Palamenti okuddamu okwekeneenya bajeti

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alagidde Minisitule evunaanyizibwa ku by’ensimbi n’okuteekerateekera Eggwanga eddemu yekenneenye embalirira y’Eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024…

Gavumenti eyagala kukomyaawo SGS

Gavumenti evuddeyo netegeeza nga bwetandise okukola enteekateeka z’okukomyawo Kkampuni ya SGS (Société Générale de Surveillance) okuva e Switzerland…