Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 346 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Poliisi ezudde amabaati agasoba mu 300 e Nkumba

August 16, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force Entebe ezinzeeko amaka mu Nkumba Bufulu Katabi Town Council oluvannyuma lwokuzuula amabaati agasoba mu 300 nga gakwekeddwa munda nga kirowoozobwa nti gano gegamu agabbibwa okuva mu Offiisi ya Ssaabaminisita agaali ag’abantu abayinike ab’e Karamoja.
Gano gasangiddwa nga gasiigibwa langi emyuufu okugezaako okugakyuusa era nga kati Poliisi etandise omuyiggo gwa nnanyini maka gano abitebye.