Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,199 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

2 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje – Luuka

Akabenje kasse 2 mu Disitulikiti y’e Luwuka . Bano batomeddwa mmotoka nga babadde Ku Bodaboda . Kuliko Kiwala…

Tubaagaliza Ssekukkulu ennyuvu!

Wano ku Luboggola Simba Empologoma y’eddembe tubayozaayoza mwenna abawuliriza baffe okutuuka ku lunaku luno Mulindwa eri buli omu,…

Ebyo byonna ebikosa obutonde tubyewale – Ssaabasumba Dr. Lwanga

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito  Lwanga asabye Gavumenti okufuba okulaba nga eyongera embavu mu kubangula…

9 bafiiridde mu nnyanja Nalubaale

Abantu abali mu 9 bakakasiddwa nti bafiiridde mu kabenje oluvannyuma lw’eryato mwebabadde basaabalira okubayiwa mu nnyanja Nalubaale. Bino…

Abasawo bagabudde biberenge ku kabaga kaabwe – Kayunga

Abasawo mu Disitulikiti y’e Kayunga bawuniikirizza abagenyi baabwe beebaayise ku kabaga kaabwe akaggalawo omwaka , bwebabagabudde eccupa ya…

E Kayunga baweze okutambuza ebisolo ekiro

Aboobuyinza mu Disitulikiti y’e Kayunga baweze eby’okutambuza ebisolo ekiro naddala mu biseera bino ebyennaku enkulu. Kato Vincent agasakira…

Abagoba ba Boda 2 batomereganye nebafiirawo – Kamuli

Abavuzi ba Bodaboda babiri bafiiriddewo mbulaga oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje mu Disitulikiti y’e Kamuli . Omusasi waffe Ramathan…

Abanaanywa omwenge nemuvuga tugenda kubayoola – Police

Police egamba nti tegenda kulonzalonza okugombamu obwala abo bonna abagenda okwekeserera obugonja mu biseera bino eby’ennaku enkulu nebateeka…

Amakumpini galina okuddiza ebitundu mwegakolera – Mmeeya wa Kawempe

Mmeeya Divizoni y’e Kawempe, Emmanuel Sserunjogi asabye amakampuni agali mu Divizoni ye galeme kukuuliita na magoba gonna gegakoze…