Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Obuyinza bubateresebwa bantu

Ababaka tebalina buyinza bwabwe, obuyinza bwebalina bwa Bannansi nga babubakwasa kaseera buseera. Nabwekityo ebyo Ssaabawolereza wa Gavumenti byagamba…

Ababaka emyaka ebiri bali baagala kuyiga ki?

Ababaka abamu aba Palamenti babadde mu Palamenti emyaka egisoba mu 10, kati betaaga emyaka emirala okuyiga engeri gyebatambuzaamu…

Nakikola kutuusa bulamu – Lubyayi

Omubaka wa Mawokota South John Bosco Sseguya Lubyaayi avuddeyo neyetondera abantu bakiikirira mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga bamusonyiwe olw’okuwagira…

Muyinza n’okusalawo okuggya wo Uganda – Kakuru

Ababaka okweyongeza emyaka ku kisanja kitegeeza singa emyaka 5 oba 7 giggwako kijja kufuuka kyalugenderezo olw’okuba nti abakiwagira…

Obuyinza bwa Bannayuganda

Ababaka ba Palamenti tebalina buyinza kukyuusa Ssemateeka, obuyinza buli mu Bannansi ba Uganda. Omulamuzi Kenneth Kakuru

Abaleeta ekiteeso kino bayambibwako Ssaabawolereza wa Gavumenti

Endeeta y’ekiteeso kino n’okuyisiwba lifuuke etteeka kyeyoleka nti kyategekebwa bulungi abantu abamu Bannakigwanyizi nga bayambibwako Ssaabawolereza wa Gavumenti.…

Okwebuuza ku Bannansi kwaliwo ddi?

Mukuyisa etteeka lino tewaliwo kwebuuza ku bantu, kuba ekiteeso kyaleetebwa, ne kiteesebwako, ne kiyisibwa ku lunaku lwelumu. Omulamuzi…

Amaanyi ku Ssemateeka gali mu Bannansi – Omulamuzi Kakuru

Ababaka okweyongeza emyaka gyebalina okubeera mu Lukiiko Olukulu Olw’eggwanga baba bawambya amaanyi ga Bannansi wamu n’okunyomoola obukulu bwa…

Mulowooza Ssemateeka eringa ssaati? – Kakuru

Omulamuzi Kakuru mukuwa ensala ye agamba nti Ssemateeka w’eggwanga talina kukyuusibwa nga Omusajja bwakyuusa essaati.