Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Amaanyi ku Ssemateeka gali mu Bannansi – Omulamuzi Kakuru
July 26, 2018 · Mubiru Ali
Ababaka okweyongeza emyaka gyebalina okubeera mu Lukiiko Olukulu Olw’eggwanga baba bawambya amaanyi ga Bannansi wamu n’okunyomoola obukulu bwa Ssemateeka. Kino kitegeeza nti Palamenti esobola okuggyawo Ekkooti neyeddiza obuyinza olw’okuwubisibwa.
Omulamuzi Kenneth Kakuru