Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Nakikola kutuusa bulamu – Lubyayi
July 26, 2018 · Mubiru Ali
Omubaka wa Mawokota South John Bosco Sseguya Lubyaayi avuddeyo neyetondera abantu bakiikirira mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga bamusonyiwe olw’okuwagira ekiteeso kukuggyawo ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga wamu n’okwongezaayo emyaka ku kisanja ky’Ababaka okuva ku myaka 5 okudda ku 7 nti yakikola kutuusa bulamu kuba waliwo abaali bamutiisatiisa okumutta.
