Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live

Muyinza n’okusalawo okuggya wo Uganda – Kakuru

July 26, 2018 · Mubiru Ali

Ababaka okweyongeza emyaka ku kisanja kitegeeza singa emyaka 5 oba 7 giggwako kijja kufuuka kyalugenderezo olw’okuba nti abakiwagira bebasinga obungi. Nabwekityo singa nkiwagira bongezeeyo emyaka mbeera ntyobodde ekitiibwa ky’eggwanga ne Bannansi. Bano n’oluvannyuma bayinza n’okuteesa baggyewo eggwanga Uganda. Nedda siwagira kwongezaayo kisanja ky’ababaka. Omulamuzi Kenneth Kakuru