Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 49 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

gavumenti eveeyo evunaane abenyigira mukusengula abantu e Lusanja

Palamenti eragidde Gavumenti eriyirire bunnambiro abatuuze b’e Lusanja abaasengulwa ku ttaka mu bukyamu era evunaane n’abantu bonna abaali…

Chameleone amaze okusoma

Omuyimbi Joseph Mayanja aka Jose Chameleone emisomo agikubye oluku mu mutwe ku Ssetendekero e Kyambogo. Ono yatikiddwa ku…

ab’e Kkooki batabukidde kamalabyonna

Enkolagana wakati w’Obwakamuswaga bwa Kkooki n’Obwakabaka bwa Buganda yandyongera okusajjuka oluvanyuma lw’abakulu mu Bwakamuswaga okulangirira nti tebaagala kuddamu…

jennifer musisi bamusiibudde

Abantu abawerako betabye ku kabaga akasiibula Nankulu wa Kampala Jennifer Musisi Ssemakula Nakku, ono agenda kuva ku mirimu…

okulonda e DRC kuzeemu omukoosi

Nabbambula w’omuliro yakutte sitoowa omubadde muterekeddwa ebintu ebyeyambisibwa mu kulonda buli kimu nekisaanawo mu kibuga Kinshasha ekya Democratic…

new formation ekya muntu kifunye erinnya

Akakiiko k’ebyokulonda ke kalindiriddwa okuwa Maj. Gen. Muntu satifikeetiekakasa ekibiina kino nti kiri mu mateeka ng’ebibiina byobufuzi ebirala…

maama nnabagereka atonedde abaana ebirabo

Maama Nnabagereka atonedde abaana ebirabo bya Christmas ab’okusomero lya Noah’s Ark Children’s Ministry Uganda erisangibwa e Nsambwe, Mukono…

simenyanga ku nnyumba z’e Lusanja – wannyondo

Wannyondo wa kkooti Moses Kirunda eyapangisibwa okumenya enju z’abantu b’e Lusanja agamba nti ye tamenyengako nnyumba yonna mu…

DP yesunga kulaba museveni lwagenda

Ssenkaggale wa DP Norbert Mao yayatulidde Ssentebe wa NRM era omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni, nga bo banna…