Amin teyalina nsonga emuttisa Luwum – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Tewaliwo nsonga lwaki Idi Amin yali atta Bishop Luwum, newankubadde yali amunenya. Yandi mwesonyiye lwakuba Amin yali teyasoma ngate yali addukanya ensonga za Gavumenti. Amin ebintu yali abirabira kumpi. Yalowooza nti okutta Janan Luwum oba omuntu omulala kyandimuyambye? Okutta abantu abatalina byakulwanyisa buba butitiizi nabunafu. Abantu abamu tebalina mpisa zimala kufufugaza babawakanya nga bakozesa kibalo.”

Share.

Leave A Reply