Amazaalibwa amalungi Mukyala wange Barbie – Bobi Wine

Bobi Wine ayagalizza Barbie Kyagulanyi amazaalibwa; “Ow’omukwano Barbie, teriiyo mukisa gwenali nfunye mu bulamu bwange nga ggwe okubeera ffanfe wange, Mukyala wange era Maama w’abaana bange.
Siwulirangako bulungi nga bwempulira kati nga nkwagala. Nalibaddewa nze singa toliiwo? Oli Mukyala wanjawulo. Nina okujaguza ku lunaku luno lwewazaalibwako.
Nsaba Mukama Katonda akukuume ng’oli musanyufu ebbanga lyonna. Amazaalibwa amalungi #FirstLady.
Nkwangala nnyo era okimanyi.”

Leave a Reply