Akatale akamalawo obuwumbi kakyali kaggale

Pinterest LinkedIn Tumblr +
AKATALE KE TORORO TEKATANDIKA NGA KUKOLERWAMU:
Nga wakayita emyezi 3 gyokka nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atongozza akatale ka Tororo Central Market akawementta obuwumbi 28 nga ekitundu ku zino zewolebwa okuva mu ADBI wansi w’enkola ya Market and Agricultural Program (MATIP-2), abasuubuzi bakyali ku nguudo nga akatale kakyali kaggale.
Abasuubuzi bagamba nti tewali mukulembeze yali avuddyo kubategeeza lwaki akatale kano kakyali kaggale.
Kano kalimu emiddaala 1113 nga kasobola okukoleramu abasuubuzi 1796, kalimu Day Care Centre, Clinic, Bbanka, amafumbiro n’ebirala.
Share.

Leave A Reply