Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 247 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Africa efiiriddwa nnyo Magufuli – Pulezidenti Museveni

March 18, 2021 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nakungubagira Pulezidenti wa Tanzania; “Nenaku nnyingi, bantegeezezza nti His Excellency John Pombe Magufuli yafudde. Abadde musajja wamaanyi nga avuddeyo nnyo okulaba nti East Africa ekulaakulana mu byenguna. Twegatta ku Bannansi ba Tanzania okukungubagira awamu nabo. Omwoyo ggwe Omukama agulamuze kisa.”