Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Katikkiro w’ekika ky’e Mbogo akyalidde Poliisi

October 30, 2020 · Mubiru Ali
Katikkiro w’ekika ky’e Mbogo Eng. Nyanzi Simeon enkya yaleero akyaddeko ku kitebe kya Uganda Police Force. Ono asisinkanye AIGP Asan Kasingye, Chief Political Commissar, AIGP Godfrey Golooba ne CP Moses Kafeero, e Naguru.
Okukyala kuno kugenderedde okunyweza obwa Sseruganda wakati w’ekika ky’e Mbogo wamu ne Poliisi ya Yuganda oluvannyuma lw’ebyaliwo ku Butaka e Mugulu mu Ssingo Poliisi bweyakuba mu Bataka omukka ogubalagala okusatulula omukolo ogwaliyo.