Breaking
News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Aboludda oluvuganya Gavumenti mukirize ebifo mu Gavumenti – Omulamuzi Maitum

January 19, 2021 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu eyawummula Mary Maitum avuddeyo nawa oludda oluvuganya amagezi okuvaayo bakirize ebifo mu kabineeti singa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni abeera abayise.
Bwabadde ayogerako eri Bannamawulire ku byazuuliddwa ekitongole ekya Women Situation Room Omulamuzi Maitum agamba nti singa abantu ababulijjo babeera bakirizza nti kino kikoleddwa kukulaakulanya ggwanga so ssi byabufuzi.