Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 278 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Maneja wa ffaamu attiddwa – Kayunga

July 10, 2017 · Mubiru Ali

Maneja wa ffaamu attiddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero mu Disitulikiti y’e Kayunga mu biteeberezebwa okuba endooliito z’ettaka lya mukama we.

Robert Wafula ow’emyaka 42 abadde akola mu ffaamu ya Kivumbi mu ggombolola y’e Kayonza kati z’embuyaga ezikaza engoye nga okuttibwa abadde agenze kulambula kasooli okulaba oba akaze eyo gyabamuttidde. Kitalo!