Abebyokwerinda tebawambanga ku muntu yenna – Minisita Kutesa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ABEBYOKWERINDA TEBAWAMBANGA KU MUNTU YENNA: https://youtu.be/6iXM0rZXHgA
Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Sam Kahamba Kutesa yavuddeyo nategeeza abakungu okuva mu U.N. Security Council okuli abava mu; USA, UK, China, France ne Russia n’omubaka wa European Union mu Yuganda, nabasomera alipoota eyavudde mu kunoonyereza okwakoleddwa Gavumenti bwegugungo obwaliwo mu Kampala n’ebitundu by’eggwanga eby’enjawulo.
Minisita Kutesa agamba nti ebyaliwo nga 18-November byali tebisaanidde nti era ebitongole ebikuuma ddembe tebiwambanga ku muntu yenna nga bwebyogerwa nti oyo yenna omumenyi wamateeka akwatibwa navunaanibwa mu mbuga. https://youtu.be/6iXM0rZXHgA
Share.

Leave A Reply