Abawagizi ba NUP baleeteddwa mu kkooti y’amaggye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abawagizi ba National Unity Platform 49 abakwatibwa e Kalangala bwebaali bagenze ne Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okunoonya akalulu baleeteddwa mu Kkooti y’amaggye e Makindye.
Bano baleeteddwa okuwulira okusaba kwabwe okuteebwa ku kakalu ka Kkooti.
Bano bavunaanibwa omusango gw’okusangibwa n’ebintu by’amaggye.
Share.

Leave A Reply