Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abatuuze bookezza amasabo e Iganga

April 4, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi nga eri wamu n’abatuuze ku kyalo Buligo South mu Iganga Municipality bateekedde amasabo agawerako omuliro negabengeya. Kino kidiridde okwemulugunya okuva mu batuuze nga Bannanyini masabo gano bwebafera abantu ensimbi wamu n’okubabbako ebintu ebikalu.
Ssentebe wa LC 1 Buligo South Kayaga Abdal nga ali wamu ne O/C kwekusalawo okugoba abantu bano ku kyalo n’abasabo gaabwe negabookya.