Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live

omusajja akumye omuliro ku ssomero lya Blessed Sacrament

August 7, 2020 · Mubiru Ali

Wabaddewo akasattiro ku ssomero lya Blessed Sacrament Kimaanya mu kibuga Masaka omusajja ateberezebwa okuba n’obulwadde bw’omutwe bwakumye omuliro kukikomera ky’essomero negulanda era kabuze kata gukwate ebizimbe byonna
Bino bibaddewo muttuntu lya leero ngera ekimotoka kya Uganda Police Force ekizikiriza omuliro kyekitaasizza omuliro obutakwata bibiina.