Abasiyaga abaana balaayibwe – Hon. Opendi
Omubaka Sarah Opendi “Mu mbeera ngomuntu aleetedde omwana okwenyigira mu bisiyaga, okumusiba amayisa tekimala kuba asobola okugenda mu kkomera nasigala ngabikola. Nze nteesa akawayiro kakyuusibwemu kibeere nti alaayibwa.”

