Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 114 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

POLIISI EVEEYO EKWATE ISMA OLAXESS – ABTEX

October 6, 2021 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
https://youtu.be/bEBH3TUnXas
Omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi aka Abtex promotions avuddeyo nategeeza nga bwawadde Uganda Police Force enaku 2 zokka nga ekutte Tusuubira Isma aka Isma Olaxess aka Jajja Iculi1 ngentabwe eva ku katambi akatambula ku social media nga kalaga mbu Isma yamanya ku kufa kwa Producer Dans Kumapeesa. Abtex agamba nti bwebatakwata Isma agenda kugenda agumbe ku kitebe kya CID e Kibuli n’omufaliso gwe ku lunaku olwokuna okutuusa nga bamukutte annyonyole.
Abtex agamba nti Poliisi yetaaga bujulizi ki obusingako awo nga omuntu yeyogeredde.