Abantu balaze Nandala obwagazi e Iganga
Emirimu gisanyaladde ku luguudo lwa Tororo – Jinja, akwatidde ekibiina kya Forum for Democratic Change bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti, Nathan Nandala Mafabai bwabadde ayolekera gyagenda okukuba enkungaana olwaleero.
Ono wakwogerako eri abawagizi be e Namungalwe, Nambale, Nawandala, Nakalama ne mu Ttawuni y’e Iganga.
#ffemmwemmweffe

