Abalowooza okukozesa eryanyi musaaga – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mu bitundu ebimu, ab’oludda oluvuganya bawangula. Abantu abamu balowooza nti basobola okusigukulula National Resistance Movement – NRM nga bakozesa eryanyi. Tekijja kubeerawo. Abo abawagira ab’oludda oluvuganya abalowooza nti banagenda nekyo babawubisa era kyebakola tekiri mu Ssemateeka.
Tewetaaga kukaka Bannayuganda kuba basobola okulonda. Wano batta muwala wa Gen. Wamala. Bamala biseera kuba tujja kwekungaanya tubafufugazze. Ekizibu nti aba NRM ebiseera ebimu bayitawo.”
Share.

Leave A Reply