Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 276 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abakwatiddwa ne Bobi Wine e Luuka basindikiddwa ku alimanda

November 19, 2020 · Mubiru Ali
Abantu 31 abagambibwa okuba nti babadde bekalakaasa basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Busesa okutuusa nga 24-November-2020. Wabula bbo abaana ababiri bateereddwa ku kakalu ka Kkooti.
Bano bebakwatiddwa olunaku lw’eggulo ne Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winee Luuka.