Abakulembeze b’ebibiina bakusisinkana e Kololo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga ye Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM wakuggulawo olukungaana lwa IPOD 2021 nga 5-March-2021 ku Kisaawe kya Kololo Independence Grounds. Muno mwakubeeramu Abakulembeze b’ebibiina byebyobufuzi okuli; Forum for Democratic Change – FDC, Uganda Peoples Congress, JEEMA, Democratic Party Uganda – DP ne National Resistance Movement – NRM. Bano bakukubaganya ebirowoozo ku kunyweza demokulasiya mu byobufuzi bya Yuganda.

Share.

Leave A Reply