ABAGEZEZZAAKO OKUTTA GEN. KATUMBA BAMULONDODDE KUVA WAKA – GEN. LOKECH

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force Maj. Gen. Paul Lokech avuddeyo nategeeza nga abatamanyangamba abagezezzaako okutta Gen. Edward Katumba Wamala nga bwebamugoberedde okuva mu makaage e Bulabira – Najjeera okutuuka weyatuuse, ku luguudo lwa Kisota – Kkulambiro kirimita nga 4 okuva ewuwe.

buy office 365 pro

Share.

Leave A Reply