Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 384 listening Simba FM Live

Abakoze obuvuyo mu kamyuufu ka NRM bakuvunaanibwa – Pulezidenti Museveni

September 7, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Okubba obululu mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM kukomye. Abo abakuba abantu okugeza nga e Bukono bakwatibwa abalala badduka. Minisita Rukutana ali mu kaduukulu era wakuvunaanibwa. Bano bakusasulira ebikolwa byabwe okuli; okukuba abantu, okugezaako okutta omuntu, okutta abantu n’ebirala bingi.