97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ababaka mu Palamenti baagala okusalako layini kwongezebweyo

Ekiro ky’olwaleero lwebagenda okusalako layini z’amasimu zonna ezitannawandiisibwa nga enteekateeka eno ewomeddwamu omutwe akakiiko akavunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga aka Uganda Communications Commission.

Wabula bo ababaka  mu Palamenti baagala Gavumenti okwongezaayo ekiseera waakiri okutuusa nga 31 Ntenvu omwaka guno kisobozese n’abatanneewandiisa okuba nga beewandiisa. 

About Mubiru Ali

Leave a Reply