Ababaka bagaaniddwa okwetaba mu kuziika Gen. Kasirye Ggwanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ababaka ba Palamenti okuli Allan Ssewanyana ne Joseph Ssewungu bagaaniddwa okwetaba mu kuziika Gen. Ggawaleggalabi Samwiri Waswa Kasirye Ggwanga. Ab’ebyokwerinda bagamba nti bano tebali ku lukalala lw;abantu abalina okwetaba mu kuziika.
Abakungubazi bokka abali ku lukalala lw’eggye lya UPDF bebakirizibwa okweyongerayo okubaawo mu kuziika ku kyalo Nkene, mu Disitulikiti y’e Mityana.

Share.

Leave A Reply