Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 375 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

ABAWANGUZI BA NEYIMBIRA BYANGE BAKWASIDDWA EBIRABO BYABWE

May 20, 2017 · Mubiru Ali

Abatuuka ku mpaka ezakamalirizo eza Neyimbira Byange 2017 bakwasiddwa ebirabo byabwe wakati mu mizira. Puloggulaamu y’ensi ejjudde essanyu nga agenderera kutumbula bitone nabuyiiya nga bayita mu kuyimba ebyabwe mu nnyimba ezikute mu nsi.

Vice President Nampina Shamira – Happy Lady yasiimye Simba olwokuyiiya puloggulaamu ejjudde okuyiga, obuyiiya n’obutetenkanya. Ono ye yefunidde saloon ewedde. Ye President Lule Muzamiru – Hard Core okuva e Luweero yasiimye Simba olwa puloggulaamu zaayo eziyamba abavubuka okwekulaakulanya wamu n’okutuukiriza ebirooto byabwe. Ono ye yewangulidde ebyuuma bya Disco agende afukamize emikolo ku kyalo kye.

Ye General Manager wa Simba Omwami Collins Mark Mutambo agamba nti Simba eteekawo Puloggulaamu bwezityo kugabana ssanyu n’abawuliriza baayo