Ababadde abalwadde ba COVID-19 20 ababadde mu Ddwaliro e Lira bonna basiibuddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kwabadde kujaganya nakusagambiza ku Ddwaliro lya Lira Regional Referral Hospital bwebabadde basiibula abantu 20 ababadde mu Ddwaliro lino abawonye #COVID-19. Bano bakebereddwa emirundi ebiri oluvannyuma lw’okujanjabwa nebasangibwa nga balamu kati. Omukolo gwakulembeddwamu Hon. Moriku Joyce. Abakawona #COVID19UG kati bali 219.

Share.

Leave A Reply