Aba Poliisi bayambako NUP okubba obululu – Pulezidenti Museveni

NUP YABBA OBULULU;
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Kino ekibinja kya Bobi Wine kyabba mu Kalulu ebitagambika. Babba obululu nebateekamu n’obulala mu bubokisi nga bayambibwa obunafu bw’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM wamu n’abali b’enguzi. Abo ababayambako mu Uganda Police Force batta obwesigwa bwabwe era kiswaza nnyo.
#MuseveniAddress

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply