Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo
News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango
News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
News
Abayizi e Luweero batuula ku buddeeya mu kibiina
June 6, 2023 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza neyewuunya embeera essomero lya Luweero Boys Primary School, gyeririmu. Agamba nti essomero lirimu abayizi abasoba mu 1000 naye teririna bikozesebwa mu kusoma nga abayizi abamu batuula ku buddeeya mu kibiina.