Aba Poliisi 3 bakwatiddwa lwa kubuzaabuza musango gwa butemu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abasirikale ba Uganda Police Force 3 wamu n’abantu babulijjo 3 bakwatiddwa kubigambibwa nti bekobaana nebabuzaabuza omusango gw’okuttibwa kwa Vincent Sserunje eyali omutuuze w’e Kisimbiri mu Disitulikiti y’e Wakiso. Bano bakwatiddwa akakiiko akalwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda wamu ne Uganda Police Force CID.

Share.

Leave A Reply