Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 284 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

MINISITULE Y’EBYETTAKA ETANDISE OKUKOLA KU ALIPOOTA KU TTAKA LYA MAYIRO

July 18, 2021 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa kunsonga z’ettaka mu Ggwanga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nga Minisitule ye gyatwala bweri mu ntegeka zokubaga Alipoota olutagajjo ekwata ku ttaka lya mayiro egenda okutwalibwa mu Lukiiko lwa Baminisita bagikubaganyeeko ebirowoozo. Kino kidiridde Gavumenti okutandika okwewuunaganya ku muwendo gwabantu abagobaganyizibwa ku ttaka nga egamba gweyongedde nnyo mu kiseera kino ekyomuggalo olw’ekirwadde kya Ssenyinga omukambwe lumiimamawuggwe owa #COVID-19.
Abaffe mmwe mulowooza nti ettaka okubeera erya mayiro bwebuzibu oba waliwo ensonga endala?