97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Aba China 8 bakwatiddwa e Kyampisi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bantu abayingira mu Ggwanga kivuddeyo nekitegeeza nga bwekyakutte Bannansi ba China 8 bano nga basangiddwa nga bakolera mu Uganda nga tebalina lukusa mu kirombe ky’amayinja e Kyampisi mu Kyabakadde mu Disitulikiti y’e Mukono.
Kitegeezezza nti bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe nti era ebikwekweto bigenda kugenda mu maaso ku bagwira bonna.

Leave a Reply