Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Aba Buganda Region basabye Pulezidenti Museveni yesimbewo 2021

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ku kisaawe ky’essomero lya Nteyera primary school, mu Kyankwanzi town council, mu Disitulikiti y’e Kyankwanzi, yakubirizza abantu abatandikawo edda bizinensi okuzikwata obutiribiri okulaba nga zikola wamu n’okubiriza abo abatandikawo mirimu givaamu nsimbi okukikola obunnambiro.
Bino yabyogeredde mu nnamungi w’omuntu eyavudde mu Greater Mubende Zone omuli ditulikiti nga; Kyankwanzi, Kiboga, Mityana ne Mubende. Yabebazizza olw’okuwagira ekibiina kya NRM.
Wano yakirizza n’okuteeka omukono ku kipande kya Buganda Region ekimusaba okwesimbawo mu 2021.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort