Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 205 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ayokezza muwala we lwa kubba kifi kya nkoko – Mubende

April 6, 2017 · Mubiru Ali

Police e Mubende egombyemu obwala Maama ayokezza omwama we nga amulanga kubba kifi kya nkoko.

Rose Najjuma ow’emyaka 28 nga mutuuze ku kyalo Kattabalanga ekiri mu Municipaali y’e Mubende yaayokezza muwala we Grace Kaamukama myaka mukaaga nga akozesa akambe kaatadde mu muliro ku ssigiri , bwatyo n’amwokya amatama, emimwa  n’emikono.

Omwana Kaamukama apookyeza mu ddwaliro ate ye  Najjuma atemeza mabega wa mitayimbwa .